Amawulire

Obufere bw’okuwandiika aba LDU

Obufere bw’okuwandiika aba LDU

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssnabulya

Omubaka wa gavumenti mu district ye Mukono Nasser Munulo alabudde, abagenda bawandiika abantu abagenda okukola obwa LDU bakikomye.

RDC bwabadde asisinkanye ba ssentebe mu division ye Goma ategeezezza nti waliwo abasajja abaakwatiddwa mu gombolola ye Ntunda, nga bawandiika abantu ku byalo wabulanga babajjako ssente emitwalo 10 buli omu.

Kino kyadiridde omukulembeze we gwanga okutegeeza nti aba LDU bagenda kukomezebwawo, bayambeko okunyweza ebyokwerinda ku byalo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *