Amawulire

NMG Uganda yeyamye ng’okulonda kukubye koodi

NMG Uganda yeyamye ng’okulonda kukubye koodi

Ivan Ssenabulya

March 14th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Ekitongole kya Nation media group Uganda kikwataganye nakakiiko akebyokulonda, wakati mu kwetegekra okulonda kwa bonna okwomwaka 2021.

Mu nsisinkano yabakulira akakiiko kebyokulonda naba NMG ebadde wano ku Monitor, omumyuka wa sentebbe wakakiiko kebyokulonda Hajjati Aisha Lubega, agambye nti buvunayzibwa bwamikutu gyamwulire gyonna, okutengerera nga bakola emirmu gyabwe.

Agamba nti bonna balina okubwandiakako kyenkanyi.

Kati akulira Monitor Publications limited Tonny Glencross, alaze obumalairivu okukola obulungi emirmu, eranga bwegubadde okumala ebbanga.

Ate akulira absunsuzi bamuwulire Daniel Karinaki says naye agambye nti obukozi bwabwe, bulabikira mu kito kya editor, owe bweru gwebatuuma Public editor Charles Bichachi, ngono yakwanaganya abe bweru nabakola amauwlire wano.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *