Amawulire

Namutikwa w’enkuba wakutonya mu uganda okutuusa mu gw’okutaano.

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.

Banayuganda balabuddwa nga enkuba eyamaanyi bwegenda okufudembe mu bitundu bye gwanga ebisinga obungi, nga ogyeko mu bugwanjuba bwe gwanga.

Okusinziira ku alipota gyetufunye okuva mu kitongole ekya Uganda National Integrated Early Warning System ey’omwezi gwa APRIL – MAY 2018 , abalimi bagwana batandike okukozesa akakisa kano okwenunula okuva mu njala ebadde abamaamidde.

Wabula ate bano beebamu balabudde nga enkubade eno bwegenda okuggiramu amataba agatagambika ko n’okuyiika kw’etaka naddala mubifo ebyensonzi , kale nga bannayuganda bagwana okubeera obulindaala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *