Amawulire

Mwegendereze ebidiba ebiwugirwaamu

Ali Mivule

April 9th, 2014

No comments

swimmers

Bannanyini bifo biwugirwaamu n’embalama z’enyanja basabiddwa okufuba okulaba nti bassaawo abaddukirira abantu ssinga omuntu yenna abbira

Kino kiddiridde omuwendo gw’abantu ababbira okweyongera naddala ku mbalama z’enyanja

Amyuka ekulira poliisi enziinyamooto, Hasan Kihanda agamba nti kino ate kikulu nnyo ku baana abawugira mu bidiba by’abakulu