Amawulire

Musomese abaana eby’omutwe_Katikkiro

Ali Mivule

July 12th, 2013

No comments

katikkiro Mayiga

Kamala byonna wa Buganda owekitiibwa Charles Peter Mayiga asabye abazadde bulikko okuyigiriza abaana baabwe emilimu gy’emikono nga bavude ku by’omussomero.

Ng’asisisnkanyeemu abagagga okuva mu kibinja kya Kwagalana, Katikkiro Mayiga agambye nti abaggagga bangi bafuba kusomesa baana baabwe byassomero nebaleka ebilala ate nga byebisinga obukulu

Abaggagga bano bawaddeyo obukadde 15 eri omulimu gw’okuzaawo amasiro,

Yye minister wa kabaka akola ku mazzi n’obulambuzi, Rita Namyalo ategeezezza nga Buganda bw’etegese omwoleso gw’ebyobulamuzi ng’amattikira ga beene tegannaabawo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *