Amawulire

Museveni asabye bakole nyo basobole okuba obulungi

Museveni asabye bakole nyo basobole okuba obulungi

Ivan Ssenabulya

March 8th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Omukulembeze w’eggwanga YK Museveni asabye abakyala okukomya okusaba okuweebwa okwenyumiriza mu ddembe erimu wabula bakole basobole okuba obulungi.

Bino abyogeredde ku mikolo egyokujaguza olunaku lwa bakyala mu makage e Entebbe, asabye abakya essira baliteeke ku kyokufuba okukyusa embeera z’obulamu bwabwe ne nnyingiza yabwe.

Ono agambye nti gavumenti ye efubye okulaba nti eterawo abakyala emiwatwa mwe basobola okuyita okuba obulungi era nasaba na bantu abalala okulaba nti abakyala bayambibwako nabeeko emirimu egivamu ensimbi gye benyigiramu nga benyigira mu byobulimi, ebyamakolero ne birala.

Museveni era atongoza entekateeka eyokusatu eye byenkulakulana omuli okufa ku byakala emirembe ne byokwerinda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *