Amawulire

Munnamawulire Akena yalemala

Munnamawulire Akena yalemala

Ivan Ssenabulya

October 4th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Munnamawulire James Akena owomukutu gwa Reuters agambibw aokuba nti yakubibwa abakuuma ddembe, aba UPDF mu kwekalakaasa okwali mu Kampala omwaka oguwedde, embeera ye eyongedde okwononeka, nga kati atambulira mu kagaali.

Kinajjukirwa nti ebifaanyi byono byasasanira ku mitimbagano gya yintanieti nga biraga abajaasi, bamukakanyeko bamukuba waddenga awanise emikono.

Wabula bino gavumenti ybiwakanya nti tebyali bituufu era tebyali mu Uganda.

Kati ono alabiddwako era ku mutimbagano ngatamblira mu kagaali.

Bino webijidde nga yaddukira mu kooti nawawbaira ssabawoererza wa gavumenti era ayagala bamuliyirire obukadde 100 olw’obuvune obwamutusibwako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *