Amawulire

Munaana bafiridde mu mataba

Ali Mivule

May 2nd, 2013

No comments

Kasese floods

Omuwendo gw’abantu abafiiridde mu mataba agalumbey ebe Kasese gutuuse ku munaana

 

Emirambo mukaaga gyegyakanyululwaayo ng’ebiri baginoonya

 

Abamaggye nabaddukirize aba Redcross beebali mu kuyambako okunyulula emirambo.

 

Bo aba Redcross  bataddew enkambi abantu abasoba mu 1500 abatalina webegeka luba webagenda okudda

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *