Amawulire

Lumumba akwasiddwa wofiisi neyeyama okuwereza

Lumumba akwasiddwa wofiisi neyeyama okuwereza

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Minisita omugya owa guno na guli wansi wa wofiisi ya Ssabaminista we’gwanga Justine Kasule Lumumba yeyamye nga bweyewaddeyo okukolagana ne Ssabaminisita we’gwanga Robina Nabanja okutuusa obuwereza eri abantu.

Lumumba agambye nti yakolako ne Nabanja bwebaali mu palamenti, wabula yeyamye nti essira bagenda kuliteeka ku kukyusa embeera zabantu.

Kino agambye nti kijja kusobokera ddala kubanga yali ku mwanjo nnyo mu kubaga manifesito ya NRM eye’kisanja kino 2021/26.

Lumumba okwogera bino asinzidde ku mukolo ogwokukwasibwa wofiisi okuva eri gwaddde mu bigere Mary Karoro Okurut gwadidde mu bigere.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *