Amawulire

Kkampuni zigaddwa

Ali Mivule

June 5th, 2013

No comments

Kkampuni closes

Kkampuni bbiri ezikola obuveera zigaddwa lwakubeera mu mbeera mbi.

 

Abakozi mu kkampuni eno beebadde basing okubonaboona ng’abasinga bavunze engalo n’ebigere olwwedaggala lyebakwatamu n’okulinnyamu.

 

Kkampuni zino kuliko emanyiddwa nga Lida ne Eon nga zonna zikolala Mbalala mu district ye mukono.

Abalwanirira eddemeb ly’abakozi beebasooka okulambula kkampuni eno nebaloopera bekikwako abasitukiddemu olwaalero okuggala kkampuni zino.

 

Atwala ensonga z’abakozi mu district eno, henry Sabaganzi agambye nti kkampuni eno tejja kuggula okutuus ang’efudde ku bulamu bw’abakozi baayo n’ebagulira gloves ne gumboots.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *