Amawulire

KCCA yakusooka kukanya n’abagoba ba taxi kubya paaka enkadde

KCCA yakusooka kukanya n’abagoba ba taxi kubya paaka enkadde

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2021

No comments

File Photo: Taxi ngaziri mu park

Bya Prossy Kisakye,

Gavumenti yakwogerezeganya na bakulembeze ba bagoba ba taxi okutema empenda kungeri yókudukanyamu paaka ya taxi enkadde singa eba ewedde okudabirizibwa.

Bweyabadde alambula omulimo gwokudabiriza paaka eno wegutuuse olunaku lweggulo, minisita wa Kampala, Betty Amongi, yakakasiza abaali bakolera mu paaka eno nti ngennaku zomwezi 4th omwezi ogujja egyakuba ewedde

Wabula Among agamba nti balina okusooka okukkiriziganya na bakulembeze ba bagoba ba taxi kungeri yokudukanyamu paaka eno naddala mu mbeera y’okutangira kirwadde eri mu ggwanga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *