Amawulire

Eyeyambidde mu mwala bamusalidde emitwalo 50

Eyeyambidde mu mwala bamusalidde emitwalo 50

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah

Omukazi owe’myaka 20 alagiddwa okusasula emitwalo amakumi 50 oba okusibwa mu kkomera wiiki 3 olwokweyambira mu mwala.

Sarah Amoding nga mutuuze weomu Kakajjo avunaniddwa omusango gwokwefuula ekitagsa, mu maaso gomulamuzi we ddala erisooka ku City Hall Valerian Tuhimbise era nakiriza omusango.

Kooti emusalidde era nebamulabula obuttadamu kweyambira mu myala, ngajitekamu pobubi.

Oludda oluwaabi lugamba nti ono omusango yaguzza nga July 11th 2019 mu Kakajjo zone 1.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *