Amawulire

Ekimotoka kikutte omuliro

Ali Mivule

September 17th, 2013

No comments

Fuso fire

Poliisi etandise okunonyereza ku kabenje akafiiriddemu abantu 4 mu kibuga kye Kabale .

Fuso eyabadde efumuuka obuweewo kigambibwa nti yalemeredde omugoba waayo neyevulungula enfunda n’oluvanyuma n’ekwata omuliro.

Omuduumizi wa poliisi mu bitundu bye Kabale Olivia Wabwire  ,agamba fuso eno eyabadde esabaaza abasalamala nalinnye ku waya z’amasanyalaze n’ekwata omuliro

Akulira poliisi ye Kabale, Olivia Wawire agamba nti abantu abafudde babadde tebasobola kubategeera nga n’emmotoka bwegutyo kubanga yabadde ayidde nnyo

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *