Amawulire

Ekikwekweto ku ba boda abatikka ababiri kyakuddamu

Ali Mivule

April 30th, 2014

No comments

 Over loaded bic

Poliisi yakuddamu buto okukwata abagoba ba bodaboda abatikka omuntu asukka mu omu

Omwaka guno ebikwekweto ebiyoola abo bonna abatuula ku piki ababiri byatandika era nga bino byatwaliramu n’abasabaaze

Kaweesi agambye nti ekikwekweto kyebaakola kirabika tekyavaamu bibala ng’aba boda bakyatikka akabindo

Ono agamba nti agenda kusisinkana abakola ku byentambula baveeyo n’enkola ey’omuggundu ku bantu bano abamenya amateeka g’oku nguudo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *