Amawulire

E motoka ezitambuza amafuta ziwereddwa mu kampala e misana

E motoka ezitambuza amafuta ziwereddwa mu kampala e misana

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.

Ekitongole ekya Kampala Capital City Authority  kitegeezeza nga bwekigenda okutandika okugaana ebimotoka ebitambuza amafuta okwesaaza mu Kampala emisana.

Twogedeko n’akulira KCCA Jennifer Musisi,  nagamba nti ebimotoka bino byabulabe eri  ekibuga , nadala singa ekimotoka kino kikwata omulliro.

Ono agamba nti kumugoteko gw’ebiduka oguli mu Kampala, okutambuza amafuta kyabulabe, kale nga kirina okukoma.

Kati ono agamba nti okuva na leero ebimotoka bino byakutambula kiro.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *