Amawulire

Byabakama alagidde okulond kw’ekyalo kudibwemu

Byabakama alagidde okulond kw’ekyalo kudibwemu

Ivan Ssenabulya

September 11th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Akakiiko kebyokulonda wansi wa ssentebbe waako, omulamuzi Simon Byabakama kalagidde nti okulonda kw’ekyalo kudibwemu.

Bino biri ku kyalo Namayingo central mu tawuni kasno ye Namayingo.

Kino kyadirira okwemulugunya okwatwalibwawo nga 7 mu Sebutemba wa 2018, nga Muzamil Kirunda agamba nti okulonda kwalimu okubba obululu ne vvulugu atagambika.

Okulonda kuno kwali kwawangulwa Abbey Kakaire, wabula kati ssentebe wakakiiko kebyokulonda,omulamuzi Byabakama alangiridde nti okulonda okw’okudibwamu kwakubaawo nga 19 Sebutemba.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *