Amawulire

Bataano bafiiridde mu Kabenje

Ali Mivule

May 9th, 2013

No comments

 

accident scene 2Abantu bataano bafiiridde mu kabenje e Lyantonde

Coaster number UAQ 158E eremeredde omugoba waayo n’egw amu luwonko

Coaster eno ebadde etisse abantu abava okuziika e Kanungu

Omwogezi wa poliisi u btundu bye Masaka Noah SSerunjogi agamba nti dereeva wa coaster abadde yeebasse n’ava ku kkubo bw’atyo n’agw amu luwonko

 

SSerinjogi agamba nti abantu abalala b34 bakoseddwa mu kabenje kano

Amannya g’abafudde tegannategerekeka

Ebisingawo ku 90.4 Dembe FM

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *