Amawulire

Ba Councillor babatabukidde

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Lukwgao sad

Enkayaana mu kampala capital city authority zikutte ekkubo eppya.

Ekibinja ky’abantu abeeyita aba kampala Yaffe bakyukidde ba councilor abagaala loodimeeya agyibweemu obwesige

Bano bagamba nti bagenda kuwandiikira akakiiko akalondesa n’emikono egyetaagisa okusaba nti ba cuncillor bano nabo bagyibweeyo.

 

Akulira abantu bano Vincent Mayanja agamba nti bagaala bano bagobwe kubanga tebakyaliwo ku bantu

Okusinziira ku teeka la KCCA, councilor ayinza okugyibwaamu owbesige ssinga abalonzi abaweza ebitundu kimu kyakusatu balaga obutali bumativu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *