Amawulire

Asobezza kuw’emyaka 13

Asobezza kuw’emyaka 13

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi mu district ye Kwen eriko omusajja wa myaka 25 gwegalidde, ku misango gyokusobya ku mwana owemyaka 13.

Omukwate nga mugoba wa boda boda mutuuze mu gombolola ye Ngenge mu district ye Kwen.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Sipi Rogers Taitika, agambye nti ono yefudde ayamba omwana ono okumutwalako bweyabadda ava ku ssomero, namutwale mu nyumba ye namusobyako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *