Amawulire

America erabudde ku batujju

Ali Mivule

October 16th, 2013

No comments

Bomb victims

Ab’ekitebe kya America mu Uganda balabuddee nti Uganda yandilumbibwa abatujju

Kino kizze ng’abatujju ba alshabaab bakamala okukola obulumbaganyi ku Kenya abantu 67 bamale bafe

Mu kiwandiiko kyebafulumizza, banio bagamba ntui kyebatannakakasa lwelunaku lwebanakola obulumbangayi era wa.

Abno basabye abantu baabwe okubeera abegendereza ennyo n’owkewala ebifo ebikungaanya abantu abangi

Senkaggale wa pliisi Gen Kale Kaihura gyebuvuddeko naye yayisa okulabula ntia batujju ba Alshabaab bali balina olukwe olulumba Uganda

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *