Amawulire

Amataba e Bwaise

Ali Mivule

September 3rd, 2013

No comments

floods in Bwaise

Enkuba etandise okutonnya etambuza bangi akanaginagi

E Bwaise abaayo batandise okusula nga besimbye olw’amazzi agabamazeeko obwekyusizo.

Enkuba ya leero erese bangi bafiiriddwa byonna byebazze bakolerera

Bino bizze ng’ekitongole ekikola ku ntebereza y’obudde kyakamala okulangirira ng’enkuba bw’etagenda kusalako okutuukira ddala mu gwe kkumi n’ogumu.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *