Amawulire

Amasomero gagaddwa

Ali Mivule

February 27th, 2013

No comments

schools closed

Aba Kampala capital city authority bagadde amasomero agasoba mu makumi abiri mu kampala.

Gano gabadde majama, nga tegalina basomesa batendeke, era nga tegaliiko lukomera

Akulembeddemu ekikwekweto kino Propser Lwamasaka agamba amasomero gano bagawa dda okulabula nga tegakyuusa.

Agamu ku gagaddwa kuliko Baden Powell, Royale Nursery and Primary, Exodus Primary,n’amalala

Ekikwekweto kino kyakugenda mu maaso

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *