Amawulire

Amakumi 30 bafudde lwakubulwa Oxygyen

Amakumi 30 bafudde lwakubulwa Oxygyen

Ivan Ssenabulya

June 17th, 2021

No comments

Bya Musasai waffe

Ebbula lya Oxygen mu malwlairo mu gwanga, lyongodde okukoza obujanjabi ku kirwadde kya ssenyiga omukambwe.

Kitegezededdwa nti abalwadde ba ssenyiga omukambwe 30 bebafudde mu ddwaliro ekkulu e Mulago mu kiro kyolunnaku Lwokubiri olw’ebbula lya Oxygyen.

Kino kyavudde ku byuma okufa ebibabadde bitambuzza omukka guno, okugubunyisa mu ddwaliro.

Bwabadde ayogerako naffe, omu ku bakulu ku ddwaliro atayagadde kumwatukiriza mannya emirambo 18 gyawereddwayo eri abnganda okuzikibwa olunnaku lweggulo.

Ekizbu kino kigambibwa nti kyabadde mu waadi yabayi.

Dr. Rosemary Byanyima, amyuka akulira eddwaliro lye Mulago ngayanukula ku nsonga eno agambye nti tanakakasa ebyogerwa ku nfa yabantu bano.

Mu bibalo minisitul eyebyobulamu byeyafulumizza olunnaku lweggulo, abantu 49 bebafa nga 14 omugatte abanatu abakafa nebawera 508 songa wamu Uganda yakaweza abantu emitwalo 6 mu 5, 631okuva obulwadde lwebwayingira mu Uganda omwaka oguwedde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *