Amawulire

Alipoota ku bantu abawambibwa yaakufuluma.

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

 

Bya samuel Ssebuliba.

Police etegeezeza nga bw’enaatera okufulumya alipoota ekwata ku bantu abazze bawambibwa n’abeewamba , nga wano bagenda kutunulira ebanga lya myezi nga esatu egyakayita.

Bano okuvaayo kidiridde emizze egy’okuwamba abantu okweyongera songa abawamba batera okusaba omusingo

Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire ayogerera police mu Uganda   Emiliano Kayima  agambye nti emisango gino gigenze girinya buli kadde, newankubaddde police egezaako okugirwanyisa

Wabula Kayima  agamba nti nate bakizudde nga waliwo abatandise okwewamba boka nekigendererwa eky’okufuna ensimbi , kale nga bano nabo police ebayigga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *