Amawulire

Ab’oludda oluvuganya begaanye ebijambiya

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Aboludda oluvuganya gavumenti begaanye okubeera emabega wekitta abanti mu gwanga ekyamanyibwa nga Bijambiya.

Ku ntanadikwa ya wiiki eno, ekitongole kya CMI kiriko abanatu bekyalaze banamwulire, abagambibwa nti bebabadde batta abanatu, nga banao balaumirizza Dr. Kiiza Besigye ne Ingred Turinawe okuba nti bebabadde babatuma anokuseesa amu kitta bantu.

Wabula bwabadde ayogerako naffe Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago agambye nti kuno kwagala kusiba amattu ga mbuzi ku boludda oluvuganya.

Wabula akaulira CMI Col Kaka Bagyenda yategezezza aba NTV nti bakaoose kukola okunonyereza okumala, ngabakwate babadde babalondoola okumala ebbanga.