Amawulire

Abeddwaliro lye’Mengo bo’gedde ku kufa kwa Munnamawulire Ssenkubuge

Abeddwaliro lye’Mengo bo’gedde ku kufa kwa Munnamawulire Ssenkubuge

Ivan Ssenabulya

June 1st, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Ssabawandiisi wekibiina ekigatta abasawo mu gwanga ekya Uganda Medical Association, Dr Mukuzi Muhereza alaze obwetaavu eri amawaliro okutasaanga aobulamu nokwongera amaanyi mu bujanjabi obusokerwako.

Kino bagamba nti kyekisaanye okusooka okukolwako, oluvanyuma bogere ku bisale byobujanjabi.

Bino webijidde ngabeddwaliro lye Mengo banenyezebwa olwokulagajalira obulamu bwamunnamawulire wa Daily Monitor John Bugembe Ssenkubuge, ekyamuviriddeko okufa.

Wabula omwogezi we’ddwaliro lye Mengo, Dennis Bwanika agambye nti bino ssi bituufu, ngeddwlairo basooka kujanjaba okutaasa obulamu.

Kibadde kigambibwa nti abeddwaliro basooka, kukanada bisale nebalyoka bajanjaba, ate nebalamererwa okutaasa obulamu.

Okusinziira ku Mukuzi, ebisae byobujanjabai biri waggulu nnyo ssi mu Uganda wokka naye nemu mawanga amalala, naye bibeera bitekeddwa okusasaulwa.

Mukuzi wabula agambye nti ekinamalwo ebizbu bino byonna, lyebbagao lua yinsuwa yebyobulamu National Health Insurance Scheme Bill eyayaisibwa palamenti gyebivuddeko.

Okuyita mu nytekateeka eno, abantu baakusobola okufuna obujanjabi ku bwerere, kubanga bubeera bwasasaulwa dda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *