Amawulire

Abe Lungujja baddukidde mu kakiiko ke’byokulonda

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Abalaonzi mu Makamba Zone e Lungujja gombolola ye Lubaga, bagaanye okulonda nebaddukira mu kakaiiko kebyokulonda nga bawakanya olukalala lwabalonzi olwabadde lukozesebwa.

Bano bagamba nti omu ku bavuganya Singi Katongole eyavuganyako ku bubaka bwa palamenti yasinziira mu maka ge okuwandiisa abalonzi, nga tebabadde bakakafu nebyabadde bigenda mu maaso.

Bagaanye eokulonda nekumaliriza nga kuyiise