Amawulire

Abe Bunyoro bagala federo

Abe Bunyoro bagala federo

Ivan Ssenabulya

February 7th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Akabondo kababak ba palamenti, abava mu kitundu kya Bunyoro batanudde okubanja gavumenti, ebawe obwetwaze era bekolerere ku nsonga zaabwe, mu nkola eya Federo.

Olunnaku lwe ggulo kattikiro wobukama bwa Bunyoro Kitara, Andrew Kirungi Byakutaga ngali nababak bano, basazeewo obutabaawo bwakabaka bulala bwonna obutondebwawo mu kitundu.

Kino kidiridde aba-Bagungu okutandika okutegeeza nti bagenda kwekutula ku bwakabaka buno.

Kati ssentebbe wakabondo kababaka abava mu Bunyoro, omubaka we Buyaga west Barnabas Tinkasiimire agambye nti bagala, federo osanga kyekinamalawo endoliito zino.