Amawulire
Abawala 45 bebasobezedwako e Kamuli
Bya Opio Sam Caleb
Abawala 45 bebakasobezebwako mu kitundu kyomwaka ekisoose mu district ye Kamuli yokka.
Akulira ebyabaana nensonga zamaka ku CPS e Kamuli, Richard Kagoda agamba nti emiwendo giri wagulu.
Wabula agamba nti gino gyejasobodde okutuuka ku poliisi kubanga waliwo, ejimu abazadde gyebataloopa nebekobaana nabazzi bemisango okufuna ssente.
Kino poliisi erabaudde nti kimernya mateeka era tekitekawo bwenkanya eri abaana.