Amawulire

Abavunanyizibwa ku byensoma basabiddwa

Abavunanyizibwa ku byensoma basabiddwa

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2019

No comments

Bya Damali Mukhaye,Bannabyanjigiriza bagala minisitule ye byenjigiriza ne kitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB okulonda abagolola ebigezo n’ababitegeka mu bwenkanya buli kitundu ky’eggwanga kirondobwemu.

Okusaba kuno we kugidde nga esigaddeyo ennaku ntono nyo abayizi aba-senior ey’okuna okutandika ebigezo byabwe ebyakamalirizo

Jonathan Kivumbi, munnabyanjigiriza agamba nti waliwo amasomero agamanyidwa nga galina abasomesa abasoba mu 10 abategeka ebibuuzo bya UNEB kyokka amalala nga tegalinaayo noomu

Ono agamba nti kino kikosa amasomero amalala agatalina bakiise

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *