Amawulire

Abavubuka betanidde okunywa enviiri z’abakadde

Abavubuka betanidde okunywa enviiri z’abakadde

Ivan Ssenabulya

April 15th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Emisinde abavubuka naddala mu byalo kwebanywera nokufuweeta enviiri, yeralikiriza.

Akulira African Center for Global Health and Social Transformation Prof Francis Omaswa, agamba nti kino kiri nnyo mu bavubuka bomu byalo abatakyasoma.

Bano kigambibwa betanidde nnyo okunuusa naddala enviiri nebiragalalagala ebiralala.

Agambye nti mu kunonyereza kwebakola mu district ye Ngora baazuula ngavabubuka bateeka abakadde naddala abalina envi nebabamanyuilako enviiri, okusobola okuzissa mu misokoto bafuweete.

Kati agamba nti waliwo okutya nti abavubuka bano era baliko ebintu ebiralala byebanuusa ngebigalagamba byemisota ebikalu, wabulanga byonna byandikosa obulamu bwabwe.