Amawulire

Abasuubuzi balemeddeko

Ali Mivule

June 27th, 2013

No comments

More shops

Akeedimo kabasuubuzi kakyagenda maaso era olwaleero kayingidde olunaku olwokusatu.

abamu ku basuubuzi bapondoose nebaggula amaduuka gaabwe naye nga bano beebataklera mu bizimbe bya arcade.

Go amaduuka agasoba mu 5 magule mu bitundu bye katwe.

Bbo bananyini bizimbe mu kampala baaweze obutagula bizimbe byaabwe paka nga abasuubuzi bakiriziganyizza ne gavumenti..

Bbo abasuubuzi bookukuguudp bakozesezza akakisa kano okutunda ebyamaguzi byaabwe naddaga mu luguudo lwomukikuubo.

Ggo amaduuka agasinga maggale.

Abasuubuzi bawakanya ekyokusasulira nokukebera ebyamaguzi byaabwe ebiyingira eggeanga.

Gavt yategeezezza dda nga bweri eneetegefu okuddamu okwekeneenya ensonga eno.

Olukiiko wakati w’abasuubuzi ne minister lugenda mu maaso mu kadde kano

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *