Amawulire

Abasubuzi mu katale e Soroti balajana

Abasubuzi mu katale e Soroti balajana

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2021

No comments

Bya Musasai Waffe

Abasubuzi mu katale ke Soroti, ababaddenga abatunda ebyokulwa ebya buli lunnaku eri abantu balajana olwomuwendo gwabaguzi ogukendedde.

Hadijja Nagobi, ngatunda menvu okuva e Mbale agambye nti kati amenvu agasinga gavunda nebasuula.

Agambye nti ekiwagu kya Bogoya baali bakitunda 5000, wabula bbeyi bajisizza okudda ku 3000 naye era abagula bakyali batono.

Ate Betty Tino, ngatunda byakulya atagezezza banaffe aba Daily Monitor ebbeyi y’enyanya yagudde okudda ku 1500 buli kiro okuva ku 2500.

Bano bagambye nti bakoler mu kufiirwa kubanga ebintu bino, baali babisubula mu bbeyi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *