Amawulire

Abasomesa e Makerere ssibakusomesa

Ali Mivule

August 6th, 2013

No comments

MUASA

Abasomesa mu ttendekero ekkulu e Makerere bakkiriziganyizza okussa wansi ebikola

Kino kiddiridde olukiiko lwebatuddemu bonna nebassa kimu nga nkuyege nti teri kusomesa.

Bano kyebagaala kwekwongezebwa omusaala ebitundu 100 ku 100 eby’omusaala.

Omwogezi waabwe Lius Kakinda agamba nti bakooye ebisuubizo nga bagaala bikolwa

Kino kigenze okubaawo ng’abayizi bateekateeka okuddamu okusoma ssabiiti ejja

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *