Amawulire

Abasomesa be Makerere bakaaye

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

 

MUKAbasomesa be makerere nate batabukidde banabyabufuzi, nga bagamba nti bano bebalemesezza okubongezza ku musaala nga bwebasaba .

Muhammed Kiggundu nga yye ssentebe wekibiina kya MUAS ekitaba abasomessa bano , agamba kyebasaba sikinene ,kubanga bbo basaba ebituntu 100% ku nsimbi ezikunganyizibwa mu tendekero lino munda  sosi mu govt.

Bw ‘atuuse ku byayogedwa omukulembezee we gwanga, kigundu agambye nti beetegefu okulunda embuzi nga president bweyabalagidde , naye asaana abawe entandikwa .

bano basalawo kuteeka wansi ebikola nga baagala bongezebwe omusaala nebitundu 100% wabula kino ministry tenakikiriza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *