Amawulire

Abasomesa bazzeeyo okusomesa

Ali Mivule

April 11th, 2014

No comments

muk studennts

Kyadaaki abasomesa ku tendekero ekkulu e Makerere bakiriza okudda mu bibiina okusomesa abayizi.

Bano bamazze kutuula mu lukungaana abakulira entendekero, nabakiriza okuddamu okusomesa abayizi ku balaza ya weeki ejja.

Abasomesa ababadde bamaze omwezi mulamba ngatebasomesa ekiviriddeko abayizi okwekalakasa ku makya galero.

Amyuka ssenkulue w’entendekero lye Makerere PROF, Dumba Ssentamu agambye nti obutakanya bubadde buva mu office ya bursar era ngakati ekizibu kino bamaze okukigonjoola.