Amawulire

Abasibe beekalakaasizza

Ali Mivule

February 23rd, 2013

No comments

prisoners demonstrate

Abasibe mu kkomera lye Masaka olwaleero bavudde mu mbeera nebeekalakaasa olw’embeera mwebabaeera embi.

 

Bano era beemulugunya ne ku bbaga eddene lyebamaze ku alimanda.

 

Aduumira poliisi ye Masaka, Eddie Ssserunjogi agamba nti basazeewo okwongera ebyokwerinda ku kkomera okulaba nti abasibe bano tebatoloka.

 

Omwogezi w’amakomera Frank Baine agamba nti abasibe bano bandiba nga beekwasa nga bagaala kutoloka.

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *