Amawulire

Abalongo ba nabansasana e Mbarara

Ali Mivule

September 30th, 2013

No comments

twins

Waliwo abalongo ba nabansansana abazaaliddwa mu ddwaliro ekkulu e Mbarara.

Abalongo bano balina emitwe ebiri, amagulu abiri, emikono ebiri kyokka nga balina ekifuba kimu.

Maama waabwe Anabella Kansiime balongosezza mulongoose mu kubazaala.

Akulira eddwaliro lino Dr George Upenytho agamba nti bagenda kukyuusa abaana bano babatwale mu ddwaliro e Mulago kyokka nga baluddewo kubanga maama waabwe ekyagaanye

Dr. Upenytho agamba nti tebalina busobozi bwawula baana bano era nga balinze bakadde be bakkirize olwo babalongoose

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *