Amawulire

Abalokole bakayanidde omulambo

Abalokole bakayanidde omulambo

Ivan Ssenabulya

February 17th, 2021

No comments

Bya Sadat Mbogo

Wabaddewo vvaawo mpitewo ku kyalo Ssenyondo ku kizinga Bunjakko mu district y’e Mpigi abalokole bwebakayanidde omulambo n’abebyobuwanga.

Abalokole mikwano gya Peter Ssendegeya eyafiiriddwa mukyala we Ruth Namayanja mu ddwaliro e Gombe, wabula bano babadde bagala omulambo guzikibwe e Ssenyondo atenga ab’oluganda ababadde bakulembeddwamu Sarah Nassiwa nga baagala aziikibwe ku biggya e Wantete – Nazigo mu district y’e Kayunga.

Charles Kasozi Mukalazi Ssentebe wa Ssenyondo LCI atubuulidde atubuulidde byonna nga bwebibadde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *