Amawulire

Abakuumi ba Saracen beekalakaasizza

Ali Mivule

October 9th, 2013

No comments

security guards strike

Abakuumi mu kkampuni Saracen bavudde mu mbeera nebeekalakaasa

Obuzibu musaala nga bafuna emitwalo 13 ne 14 zebagamba nti ntono nnyo ku mbeera nga bw’eyimiridde mu ggwanga

Abakuumi bano abasoba ku 400 bakedde kugumba ku ofiisi za Saracen ku Lugogo By-pass

Aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano, Andrew Felix Kaweesi ayingidde mu nsonag zino era olukiiko lw’atuddemu n’abakulira kkampuni eno lusazeewo nti bano bongezebwe okutuuka ku mitwalo 2o.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *