Amawulire

Abakuuma ebigezo bya P7 e Gomba bakyabanja

Abakuuma ebigezo bya P7 e Gomba bakyabanja

Ivan Ssenabulya

April 22nd, 2021

No comments

Bya Sadat Mbogo

Abakuuma ebigezo eby’akamalirizo eby’ekibiina P7 mu disitulikiti ye Gomba, bakukulumidde abakulu olwokulemererwa okubasasaula mu budde.

Bano baalina okufuna emitwalo 8, ba Supervisors ne neba invigilators emitwalo 7 ngensako yaabwe gyebakolera mu nnaku ebbiri.

Wabula bagamba nti obudde bugenderedde nga tebazibawa.

Akulira ebyenjigiriza e Gomba, Godfrey Kalyango akkirizza nti bano tebannasasulwa wabula neyetonda ate nasubiza nti ensonga zaabwe bagenda kuzikolako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *