Amawulire

Abakulembeze bayozayozezza Hippos

Abakulembeze bayozayozezza Hippos

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye

Omukulembeze w egwanga Yoweri K. Museveni ayozayozezza, tiimu yabaana battu aba Hippos olwobuwnaguzi bwebatuseeko bwebakubye Tunisia goolo 4-1, nebayitawo okwesogga finolo za African Cup of Nations, eyabali wansi w’emyaka 20.

Museveni ayise ku Twitter nagamba nti kino kiwa Uganda essuubi, okuwangula ekikopo kino.

Yye minisita webyenjigiriza nemizannyo Janet Museveni asabye abalenzi bano okwongera okukuuma omutindo, basobole okudda n’obuwanguzi.

Mungeri yeemu nomukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga abasiimye olwomutindo gwebayolesezza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *