Amawulire

Ababaka ba palamenti neera tebatudde

Ali Mivule

March 20th, 2014

No comments

Kadaga

Palamenti ezzeemu okwongezebwaayo.

Ababaka babadde balina okutuula olwaleero kyokk anga tekisobose nga kati bakutuula ku lw’okubiri lwa ssabiiti ejja.

Ababaka bano bamaze akaseera nga tebatuula olw’aba NRM bulijjo abataliiwo era nga babadde balina kuddamu leero

Omwogezi wa palamenti Hellen Kaweesa agambye ab’akakiiko akakola ku bbago ly’etteeka ku byenfuna beebasabye obudde bamalirize nabo kwekukkiriza

Ono wabula akakasizza nti awatali kubuusabuusa bajja kutuuka ssabiiti ejja