Amawulire

Ababaka ba palament bagamba waliwo ababalondoola ekiro.

Ababaka ba palament bagamba waliwo ababalondoola ekiro.

Ivan Ssenabulya

September 12th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.

Olukiiko oludukanya Palamenti  olwa  parliamentary commission lutegeezeza nga  bwekikanyizidwako nti ababaka abagamba nti obulamu bwabwe buli mu katyabaga baweebwe obukuumi obumala.

Bino okuvaayo kidiridde ababaka abawerako okwekubira enduulu nga bagamba nti waliwo abantu ababalondoola, nga neyakasembayo ye mubaka we Busongola North  William Nzongu.

Kati mukwanukula Sipiika Reebecca Kadaga agambye nti baakikaanyizaako mu lukiiko olwatudde ku Monde  nti buli mubaka ali mukutya ayogere nga bukyali afune obukuumi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *