Amawulire

Aba NUP mu Greater Mukono balangiridde okwekalakaasa

Aba NUP mu Greater Mukono balangiridde okwekalakaasa

Ivan Ssenabulya

March 26th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abakulembeze bkibiina ekivuganya gavumenti, mu ttundtundu lya Greater Mukono mu kibiina ky National Unity Platform (NUP) balangirirdde okwekalakaasa okwemirembe, nga kwakuberawo wiiki ejja.

Bwebabadde bogera ne bannamwulire ku wogfiisi zekibiina e Mukono, omukwanaganya wemirimu nga ye mubaka wa munisipaali ye Mukono Betty Nambooze agambye nti mu kwekalakaasa kuno, baakubanja abeyokwerinda bayimbule abawagizi baabwe abazze bakwatibwa.

Abalala abalayidde okukwetabamu kubaddeko omubaka wa munisipaali ye Lugazi omulonde Stephen Sserubula, owa Mukono North omulonde Abdallah Kiwanuka, Hanifah Nabukeera omubaka omukyala omulonde owa Mukono nabalala.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *