Ebyobulamu

Sukaali ku mabwa

Ali Mivule

February 15th, 2013

No comments

Dr and SugarMu ggwanga lya Zimbabwe, waliwo omusawo atandise ounonyereza okuzuula oba sukaali awonya ebiwundu. Moses Murandu agamba nti yakula alaba kitaawe ng’assa sukaali ku mabwa. Ono agamba nti sukaali bw’omussa ku kiwundu akisikamu amazzi era ng’agoba obuwuka obwandiyingidde mu kiwundu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *