Amawulire

Paapa alekulidde

Ali Mivule

February 11th, 2013

No comments

Pope latestPope latestAbakristu mu Uganda beekanze olw’amawulire g’okuekulira kwa paapka Benedicto owe 16.

 Paapa ono ayogeddeko eri abakristu mu nsi yonna okusinzira e Vatican nga bw’agenda okulekulira ku nkomerero y’omwezi guno

Paapa ono ow’emyaka 85 tekinnategerekeka lwaki alekuliddde kubanga mu byafaayo abasing bazze bafa bufi

 Paapa ono yatuuka ku buweereza buno mu Mwaka gwa 2005 ng’alina emyaka 78 era nga yoomu ku ba papa abafuna obukulu nga bakulilidde.

Paapa ono yajja mu ntebe nga Eklezia eyolekdde okusoomozebwa ku nsonag z’abafaaza abaali bacunya abaana abato.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *