Amawulire

Winnie Kiiza bamukwasizza ofiisi

Winnie Kiiza bamukwasizza ofiisi

Ali Mivule

June 15th, 2016

No comments

Omubaka wa disitulikiti ye Kasese Winnie Kiiza akwasiddwa ofiisi y’akulira abavuganya gavumenti mu butongole okudda mu kifo kya Wafula Ogutu. Kiizakati yweokuna okutuula mu ofiisi eno era omukyala asookedde ddala bukyanga Uganda yefuga. Amangu ddala nga yakalayira, Kiiza asabye gavumenti okussa ekitiibwa mu bitongole byayo […]