Amawulire
UPC Bagigobye mu gavumenti yekisiikirize
Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Winnie Kiiza aweze obutateeka muntu yenna ava mu kibiina kya UPC mu gavumenti ye eyekisiikirize esuubirwa okulangirirwa essaawa yonna okuva kati. Kino kiddiridde ab’ekibiina kino ekilemberwa Jimmy Akena okwongera okwekwenyakwenya n’abekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM nga era bakyavumirira […]