Amawulire
Uganda yesunga za Africa
Oluvanyuma lw’okwesogga empaka za Africa ez’omwaka ogujja ttiimu ya Uganda Cranes kati etunulidde biseera byamumaaso. Olunaku lw’eggulo Ugandaa yegyeko ekikwa ky’obutakiika kati emyaka 38 bweyakubye Comoros 1-0 okwesogga empaka za Africa. omukwasi wa goolo ya Uganda Denis Onyango ategezezza nga bwebasanye okwanguwa okwetegeka […]